那不勒斯足球俱乐部

settings icon
share icon
Ekibuuzo

Ebibi byonna byenka eri Katonda?

Okuddamu


Mu Matayo 5:21-28, Yesu yenkanyankanya obwenzi n鈥檕kwegomba mu mutima gwo era okutta n鈥檕kuba n鈥檕bukyaayi mu mutima gwo. Wabula, kino tekitegeeza nto ebibi byenkanankana. Yesu kyeyali agezaako okugamba Abafalisaayo kiri nti ekibi kisigala kibi ne bwoba ng鈥檕yagala bwagazi kukikola wabula nga tokikoze. Abakulu bamadiini mu biseera bya Yesu basomesa nti kyali si kibi okulowooza ku kinti, kasita tokikola. Yesu abakkaka okutegeera nti Katonda asalira omusango ebirowoozo by鈥檕muntu wamu n鈥檈bikolwa. Yesu yagamba nti ebikolwa byaffe biva mu ebyo ebiri mu mitima gyaffe (Matayo 12:34).

N鈥檕lw鈥檈kyo newankubadde Nga Yesu yagamba nti obwenzi n鈥檕kwegomba byombi bibi, tekitegeeza nti byonna byenkana. Kibi nnyo okutta omuntu okusinga okumukyaawa newankubadde nga byonna bibi mu maaso ga Katonda. Ekibi kirina emitendera egy鈥檈njawulo. Ebibi ebimu bibi nnyo okusinga ebirala. Mu ngeri yemu, bwobitunuulira okusinziira ku bibonerezo eby鈥檕lubeerera wamu nobulokozi, ebibi byonna byebimu. Buli kibi kitwala eri omusango ogw鈥檕lubeerera (Abaruumi 6:23). Ekibi kyonna ne bwekiba kitono kitya, kivve eri Katonda ataggwaawo era ebeerera emirembe n鈥檈mirembe., era kigwaanira ekibonerezo ekitaggwaawo era eky鈥檈mirembe n鈥檈mirembe. Waula tewali kibi kinnene nnyo nti Katonda tasobola kukisonyiwa. Yesu yafa okusasula emutango gw鈥檈kibi (1 Yokaana 2:2). Yesu yafa olw鈥檈bibi byonna (2 Abakkolinso 5:21). Ebibi byonna byenkana eri Katonda? Yye era nedda. Mu bunnene oba obutono? Nedda. Mu kibonerezo? Yye. Mu kusonyiyibwa Yye.

English



Ddayo ku Luganda Ewasokerwa

Ebibi byonna byenka eri Katonda?
© Copyright 那不勒斯足球俱乐部